Top Songs By Spice Diana
Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Spice Diana
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Spice Diana
Songwriter
Lyrics
MBIKKA
VERSE 1
Okomyewo mbadde nkulinda
Esawa nga ndaba egenda
Dala obadde nani , ku sawa mwenda ?
Ani oyo akusenda senda?
Akagati nkateke ku sauce oba nkuwe toss ?
Lero tunazanya ka dice oba ka card
Otuzi oyagala twokya yogera boss
Empewo esibye enfuwa olunaku lyona
Nga ate yegwe ambikka
Yegwe kabuti yange
CHORUS
Kakati otuse bikka bikka mbikka
Eno empewo esuse, bikka bikka , mbikka
Kakati otuse bikka bikka mbikka
Eno empewo esuse, bikka bikka , mbikka
VERSE 2
Tombuza ,nze Mukwano tombuza
Nti ofumbyewo kaki nga yenze nyini tooke
Bintisa nze bwolwayo enyo bintisa
Nemberawo wano nga setegera
Akagati nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Otuzi oyagala twokya yogera boss
Nkubuza nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Amaso ogatadde ku chest oba ku face?
Empewo ebadde enfuwa nga era nkulinda
Kakati ate otuse kiki ekigana
CHORUS
Kakati otuse bikka bikka mbikka
Eno empewo esuse, bikka bikka , mbikka
Kakati otuse bikka bikka mbikka
Eno empewo esuse, bikka bikka , mbikka
VERSE 3
You are my Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkwagala byadala do
Ntakupembereza paka mwisho
You are my Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkwagala byadala do
Ntakupembereza paka mwisho
CHORUS
Kakati otuse bikka bikka mbikka
Eno empewo esuse, bikka bikka , mbikka
Written by: Spice Diana