Lyrics

Lwakuba nina ebubba aah Waguan Ne bwekaba kaswera ahh BassBoi Munsi y'omukwano mw'enakulira Nalina n'abasomesa okuguyiga Bankuttira obutagatika Oganza ng'omu tebakutikika Njagala omusaja nga yakuguka Sisosola muzungu oba mufirika Nga alina money ekyo nawe kyeraga Omubiri ogulaba alina okugulabirira Omukwano gwe'nsuza eno original Hot water nenkufumbira Aka number sirigaba nyabula Nze bwentyo nze bwentyo manya Bwooba o'nfunyeehh Nze ng'onfunyeee Bwomba o'nfunye N'emubano genda kweraga ehh Kuba manyi body mbasinga Nze Sewaana Beauty ne color mbasinga Sewaana Empisa nazo naziyiga Sewaana Bwentyo bwentyo Kuba manyi body mbasinga Sewaana Beauty ne color mbasinga Nze sewaana Empisa nazo naziyiga Sewaana Nze Bwentyo bwentyo Nze ndiberawo ne bwoba stuck on bed Ndikulindako baby to ease your pain Ng'omukwano gwenina gugwo wekka Ndi mufumbi nakinku atekyusa ahh Lwakuba nina ebbubaahhhh Lijja lwakuba nga nkwagade Nebwekaba kasweera ahhhhh Ndi kafiirako ohhh tekakwefasa Onansonyiwa bwemba nkisusiza Love gyenina ebaza ne gonja Nafuna ku original eyabamisani Bwentyo bwentyo Kuba manyi body mbasinga Sewaana Beauty ne color mbasinga Nze Sewaana Empisa nazo naziyiga Sewaana Bwentyo bwentyo Kuba manyi body mbasinga Sewaana Beauty ne color mbasinga Nze sewaana Empisa nazo nazoyiga Sewaana Nze Bwentyo bwentyo Ehh njagala omusajja nga yakuguka Sisosola muzungu oba mufirika Ng'alina money ekyo nawe kyeraga Omubiri ogulaba alina okugalirira Omukwano gwensuza eno original Hot water ne nkufumbira Aka number sirigaba nyabula Nze bwentyo nze bwentyo manya Onansonyiwa bwemba nkisusiza Love gyenina ebaza ne gonja Nafuna Ku original Eya baminsani Bwentyo bwentyo Kuba manyi body mbasinga Sewaana Beauty ne color mbasinga Nze sewaana Empisa nazo naziyiga Sewaana Bwentyo bwentyo Kuba manyi body mbasinga Sewaana Beauty ne color mbasinga Nze sawaana Empisa nazo naziyiga Sewaana Nze bwentyo bwentyo uuuuh Nze sewaana aah Sewaana aah
Writer(s): Nashim Namwanje Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out