Lyrics

Mwandiride binji ebibala Singa adam yali nawe nga gwe eva level obulungi kwoli ya africa Mwandifuze naba merica era singa bobi yali nawe nga gwe barbie nga nekati leader Okirizibwa nokwekoza gwe nga oli nange wama Mulokole hallelujah hozana kuba yegwe weka amanyi bwendi munda Bisumuluzo byomutima gwange gwe bwetwasomanga mulokole hallelujah hozana era yegwe weka amanyi bwensula darliii Nkuwa omutima Nga sitani mukamooli andaba Sikuvaamu yade nga ankema laide Nalonda gwe omu Yegwe gwenjagala Nga sitani mukamoli andaba Sikuvamu yade nga ankema Beibeeee Nalonda gwe omuuu Hallelujah ndi mu love naawe ohhh Njagala byokola Nyumirwa love yooo Hallelujah ndi mu love naawe ohhh Njagala byokola Nyumirwa love yooo Njagala byokola Nyumirwa love yooo Njagala byokola Nyumirwa love yooo Darli darli look what you doing to me to me I fail to let you go To let you goo yei Mumutima mulungi beibe Why don't you hold me ndi muntu wo I know you already know That you gat me trolling through Walayi am running crazy Onfuula weak and lazy I wanna keep you daily Nkulabeko nga daily daily Nkuwa omutima Nga sitani mukamooli andaba Sikuvaamu yade nga ankema laide Nalonda gwe omu Yegwe gwenjagala Nga sitani mukamoli andaba Sikuvamu yade nga ankema Beibeeee Nalonda gwe omuuu Hallelujah ndi mu love naawe ohhh Njagala byokola Nyumirwa love yooo Hallelujah ndi mu love naawe ohhh Njagala byokola Nyumirwa love yooo Love Gwe kimanye omutima gukulokeera gukundoperaa Njagala byokola beibeee Nyumirwa love yo Mpuliriza Radio yangamba love etamiiza nandija eyo nga ntagala Yenze akwagala ebyadala Nyumirwa love yo
Writer(s): Dalton Ntege Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out