Top Songs By Dokta Brain
Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Dokta Brain
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Nkwanga Geoffrey
Songwriter
JULIUS BOLOGNA KAYIIRA
Songwriter
Joram Walunyofu
Arranger
PRODUCTION & ENGINEERING
Joram Walunyofu
Producer
Lyrics
La hu lele ulala
Le hu lele ulala x2
Ndi muntu wa bulijjo
Singa nalina amaanyi emirimu nandijimaze lwa jjo
Ndi muntu wa Bulijjo
Ndi muntu wa bulijjo
Nebwemba sente nzinamu bintu bya bulijjo
Ndi muntu wa bulijjo
Singa nalina amaanyi emirimu nandijimaze lwa jjo
Ndi muntu wa bulijjo
Many people beg for my mercy
But they never fight freedom
The same way we search for money
But we never search for wisdom
Some people get jealousy
Cause they don’t know life is elastic
They don’t believe till they see
That it’s just a dance of energies
Ndi muntu wabulijjo nebwenteesa mpaawo awulira
Ndi muntu wa bulijjo nze tebampulira beewulira
Kintu kya bulijjo ebirungi tebandabira beerabira
Nze omuntu wa bulijjo nze awaaba nembulako ajulira
Ndi muntu wa bulijjo
Singa nalina amaanyi emirimu nandijimaze lwa jjo
Ndi muntu wa Bulijjo
Ndi muntu wa bulijjo
Nebwemba sente nzinamu bintu bya bulijjo
Ndi muntu wa bulijjo
Singa nalina amaanyi emirimu nandijimaze lwa jjo
Ndi muntu wa bulijjo
Nze ayera amakubo mw’oyita
Nze omuntu wa bulijjo
Nze agolola essuuti gy’oyambala nze omuntu wa bulijjo
Nze alima akamere k’oluma
Omuntu wa bulijjo
Nebwalonda abulwa gwatuma
Ebintu ebyebulijjo
Abaana banywa buuji yenze
Bawoomerwa ka kaawa yenze alima akamwanyi
Ndi muntu wa bulijjo
Oli muntu wa buljjo
Neb’olaba nga abenjawulo abo baazaalwa ba bulijjo
Tunoonyerezza gyebaasomera nga gemasomero ga bulijjo
Negw’olaba nga omukungu owenjawulo alondwa ba bulijjo
Am a normal man
La hu lele ulala
La Hu lele ulala
Normally
La hu lele ulala
La Hu lele ulala
Normally
X2
Ndi muntu wa bulijjo
Singa nalina amaanyi emirimu nandijimaze lwa jjo
Ndi muntu wa Bulijjo
Nze omuntu owa bulijjo
Nebwemba sente nzinamu bintu bya bulijjo
Ndi muntu wa bulijjo
Oyayaya Kingdom
Ndi muntu wa bulijjo
Oyaya J Norton
Ndi muntu wa bulijjo
Deal deal deal done dada done
Ndi muntu wa bulijjo
And anytime I’m under the sun
Ndi muntu wa bulijjo
Written by: JULIUS BOLOGNA KAYIIRA, Nkwanga Geoffrey