Credits
PERFORMING ARTISTS
Kohen Jaycee
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Maurice Kirya
Composer
Mwesigwa Cohen Junior
Composer
Lyrics
Bwebuti bwebwali
Nzijukila,
Sali na mubwangu
Nengenda
Nendaba akamwenyu
Ak’omwana
Omusana negwaaka
Nengonda
Emyezi nejigenda
Ne noonya,
Nze omwana yambula
Mbuza ani amukweese
Sikyetegeela
Ensi njilaba bulabi
Siva mukyifo
Nzize nkugambe
Nkugambe nti onyambe
Gyenva Eyo si kumpi
Naye nzize nkugambe
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Wano wemundaba
Ebibuzo byepanze
Nsaba kimu
Oveeyo eyo gyoli
Nze nkulabe ko
Onzikakanye ku mutima
I’m losing my mind
Gwe wotali
Kagube musana
Nga gwe’memudde
Keebe nkuba
Nze sigenda
Ono ssematalo
Walayi njakulwana
Sikyazze mabegga
Kati no’kenkuzanze
Nzize nkugambe
Nkugambe nti onyambe
Gyenva Eyo si kumpi
Naye nzize nkugambe
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Omutima mugonvu
Sikya lya
N’amazi sikya nywa
Amaziga sikya sangula
Gajya nga bwegagala
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Bwebityo bwebyali
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Mva Wala
Mva Wala
Munyambe Mva wala
Written by: Maurice Kirya, Mwesigwa Cohen Junior