Lyrics

Muvubuka nkulamusiza Webaze katonda oyo akuwangaza Ekiri ewuwo n'ewange ky'ekiriyo Naye guma Nywereza ddala akalimuk'ako kolina Abasinga tebakyalina Okusirika kw'owulira simirembe Buli muvubuka akaaba Agambaaaaa Najjawa ezinasomesa omwana Buli gwe nkabira abeerala akaaba Ensi efuunze okwenkana akayu Ndowooza okunyuka amaka ngaleker'ani Nkoze bbiri akasaba taano Landlord aswama N'akameeza kamanja N'omuggaga aswama Nze binsobedde Awaka ne mukibira Ahha binsobedde Nze binsobedde Aah binsobedde Awaka ne mukibira Binsobedde binsobedde Ohhh Muvubuka lindako okutulugunya muno Nebwomusiba ebanja telyesasula Muvubuka tomala gasasaanya nsigo Bulamu bwebuggaga kozesa obupiira Yonja omwoyo gwo Muvubuka gukume Agali awamu Gegaluma enyama Najjawa ezinasomesa omwana Buli gwenkabira abeera akaaba Ensi efunze okwenkana akayu Ndowooza okunyuka amaka ngalekere ani Nkoze bbiri asaba ttaano Landlord aswamaaaaa Nakameza kamanja N'omuggaga aswamaaaa Nze binsobedde Awaka ne mukibira Ahha binsobedde Binsobedde Nze Binsobedde Awaka ne mukibira Aah binsobedde Ohhh
Writer(s): Kenneth Mugabi Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out