Credits
PERFORMING ARTISTS
NGONI
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Patrick Nyanzi
Songwriter
DUMBA EDWARD MPAGI
Songwriter
Lyrics
Kitaffe ali mu ggulu
Elinya lyo litukuzibwe
Obwa Kabaka bwo bujje
By'oyagala bikolebwe mu nsi nga bw'ebikolebwa mu ggulu
Otuwe emmere yaffe eya buli lunaku
Otusonyiwe ebibi byaffe nga naffe bwetusonyiwa abatukola obubi
Totutwala mu kukemebwa naye otulokole mu bubi
Kubanga obwa Kabaka, n'obuyinza, n'ekitiibwa bibyo
Emirembe n'emirembe
Amina
Patrick Nyanzi, AyDee Dumba
Written by: DUMBA EDWARD MPAGI, Patrick Nyanzi