Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
NGONI
NGONI
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Patrick Nyanzi
Patrick Nyanzi
Songwriter
DUMBA EDWARD MPAGI
DUMBA EDWARD MPAGI
Songwriter

Lyrics

Mmmh oh yeah
Laba laba abantu bonna bazze bujja
Oyo ajawo ebibi by'ensi azze nekitangala,
Laba laba abantu bonna bazze bujja
Oyo ajawo ebibi by'ensi azze nekitangala,
Emmanuel leero azalidwa,
Enjegere ezaali zitusibidwa zikutudwa.
Omulokozi leero azalidwa,
Nezo enjegere ezaali zitusibidwa zikutudwa.
Katuyimbe, Aleese okwagala munsi
Omwana gw'endiga azalidwa katujaguze.
Katusanyuke, tuyimuse emitima gyali,
Omwana gw'endiga azalidwa katujaguze.
Olunaku luno lukulu nyo mu byafaayo,
Ekirabo Mungu ky'atutonedde ky'amagero nyo, 
Olunaku luno lukulu nyo mu byafaayo,
Ekirabo Mungu ky'atutonedde ky'amagero nyo
Emmanuel leero azalidwa enzikiza enjuba ejaseemu
Omusumba leero azalidwa
Enzikiza enjuba ejaseemu
Katuyimbe, Katuyimbe uh tuvuname
Omwana gw'endiga azaliddwa katujaguze.
Katusanyuke, Katusanyuke eeh tuvuname. 
Omwana gw'endiga azaliddwa katujaguze.
Hallelujah Hozana 
Lunaku lwa sanyu, 
Hallelujah Hozana
Ffe tuwonye enaku.
Hallelujah, Yesu azaliddwa
Hallelujah, Omusumba azaliddwa
Hallelujah
Roman Magic, NGONi
Oooh, Merry Christmas
Patrick Nyanzi, AyDee Dumba
Produced by Roman Magic
Written by: DUMBA EDWARD MPAGI, Patrick Nyanzi
instagramSharePathic_arrow_out