Music Video

Ngusobola - Pawaboy AB (Visualizer & Lyrics)
Watch Ngusobola - Pawaboy AB (Visualizer & Lyrics) on YouTube

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Pawaboy AB
Pawaboy AB
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Abdurashid Kasule
Abdurashid Kasule
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Mello Beats/ Andre On The Beat
Mello Beats/ Andre On The Beat
Producer

Lyrics

Pawaboy, yeah
(Mello kill it)
Nze kale nyimba ntya
Nesitenda bulungi bwo
Oba nkugambe ntya
Okitegeere nti wamalamu nze
Nze nina n'obujja ku necklace
Eri mbulago bwo obwo
Nga ngamba singa
Yenze abeera naawe buli wolaga
Nga tondeka
Eh, yeggwe Nabakyala
Owabalungi bonna abakyala
Era, yeggwe abalwanya
Abasajja bonna obalwanya
Funakawo wonteeka mumutima gwo
Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
(Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola
What a beauty
Obulunji bwo obwo ye ddiini
Jenzikiririzaamu my queen
Ojiranga nompaayo ka kiss (bwe mmwa)
Ndi ku lujji
Olwomutimagwo nkonkona gulawo nyingire
Eno empewo nyinji, wabweru nzigulira
You and I make a sweet couple
Mpa omukisa nkulage true love
Ogwange si bwendo si bwendo
Funakawo wonteeka mumutima gwo
Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
(Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola
Nze kale nyimba ntya
Nesitenda bulungi bwo
Oba nkugambe ntya
Okitegeere nti wamalamu nze
Nze nina nobujja ku necklace
Eri mbulago bwo obwo
Nga ngamba singa
Yenze abeera naawe buli wolaga
Nga tondeka
Funakawo wonteeka mumutima gwo
Omutima bweguba gwajjula
Nkusaba lwakiri onyigeko awo mumawugwe
Nganze asengejja omukka gwossa
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
(Gumpe ngusobola)
Nganze asengejja omukka gwossa, maama
(Ngusobola)
Ng'omulimu nkola gwa kukwagala gwokka
Gumpe ngusobola
(Yeggwe Nabakyala
Owabalungi bonna abakyala
Era, yeggwe abalwanya
Abasajja bonna obalwanya)
Written by: Abdurashid Kasule
instagramSharePathic_arrow_out