Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Mix Lazah
Mix Lazah
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Mix Lazah
Mix Lazah
Composer

Lyrics

Intro
Eeeh a true tone...
One blessing made it
Mix Lazah again
Eno message darling kansabe etuuke
Njogede bingi naye kuluno mpuliliza munange
Sibiyogera nkusanyuse dia naye biva kumutima
Ekigambo ekilisembayo nga nfa mukwano nkwagade nkimanyi
Oli wala ebikemo bibeera bingi naye mukwano weekume, nkulinzee
Ndi wansi kukigambo kyoo naawe
Chorus
Bino byenjogela naawe, Ndi Mugumu
Ndi wansi kukigambo kyoo, Ndi Mugumu
Ndi wuwo nasalawo, Ndi Mugumu
Luliba olwo mu reality, Ndi Mugumu
Bino byenjogela naawe, Ndi Mugumu
Ndi wansi kukigambo kyoo, Ndi Mugumu
Ndi wuwo nasalawo, Ndi Mugumu
Luliba olwo mu reality, Ndi Mugumu
Verse
Ekigambo kya love nkyambade
Embalasi yomukwano nsibude
Chance yomukwano ogimpade
Kansabe katonda yatuwangaze
Bino byenjogela nawe, video call onyongera bugumu
Aboogeera nze mbasaside nga olina byongogerako oba owebude
Bino byenjogela nawe, video call onyongera bugumu
Aboogeera nze mbasaside nga olina byonjogerako oba owebude
Chorus
Bino byenjogela naawe, Ndi Mugumu
Ndi wansi kukigambo kyoo, Ndi Mugumu
Ndi wuwo nasalawo, Ndi Mugumu
Luliba olwo mu reality, Ndi Mugumu
Chorus (Repeat)
Bino byenjogela naawe, Ndi Mugumu
Ndi wansi kukigambo kyoo, Ndi Mugumu
Ndi wuwo nasalawo, Ndi Mugumu
Luliba olwo mu reality, Ndi Mugumu
Outro
Eno message yo darling kansabe etuuke
Njogede bingi naye kuluno mpuliliza munange
Sibiyogera nkusanyuse dia naye biva kumutima, naawe
Ekigambo ekilisembayo nga nfa mukwano nkwagade nkimanyi
Oli wala ebikemo bibeera bingi naye mukwano weekume, weekumeee
A true tone...
Written by: Mix Lazah
instagramSharePathic_arrow_out