Top Songs By Spyda Mc
Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Spyda Mc
Vocals
Sajmon
Programming
COMPOSITION & LYRICS
Aineomugisha Alimansi Wanzu
Lyrics
Simon Tiredal
Composer
PRODUCTION & ENGINEERING
Sajmon
Producer
Lyrics
Intro
Blessings are where people be
That's why i met my brother Sajmon
Follow your blessing
Uganda Sweden connect
Sajmon say, oooh na na
Eeeeeh Aaaaah oh nana Ttale kulunda nte
Eeeeeh nana Ttale kulunda nte aaah
Chorus
Emikisa jiri wali bakunganye
Katwegweko tubonge
Abo abatuzoleya batuleke
Tubatwala kuttale kulunda nte x2
Kale laba , wesibye mukamu kamu toliloka
Weyawudeko kubanno wenakuwaza
Werabiide esaawa nenaku byobibala
Olisanga wa alikuwa kukibaala
Muvubuka olina okuzukuka nze nkugambye
Welabira ebyotukabiira mbu zikusanze
Funnayo emikwano mukigate mukipange
Obuwanguzi tulilabako twegase
Ekitwawula kitusubyanga miwula
Tuleka enkota tubulawo namyera
Nokujawula bufirika ekyo kitunafuya
Kyova olaba mubyenfuna eno tuvuyavuya
Singa nsoboola nga nze akulembera
Okuba wano ogwo gwandibade mulamwa
Bikyi byetuvuganya nga tulina junangana
Olunyuka okola tukungane
Chorus
Tuba tunyumya tusekka ebali nga bageyengula
Babera balaba nga babalabala
Akabanga mu ghetto eno yetabaganya
Bulyomu nekiboozi kye olwo nebatuyiya
Tulyamu budde byakuva mukunonoza
Atugwamu nga takyimanyi oyo nekimubobonga
Zoom zoom omanya nga jozungira kabeera kabasa emikwano jokyanga kyusa , eeeeeh nana, eeeeeeh aaaah , ooooh nana, Ttale kulunda nte
Iiiyiiiiii nana ttale kulunda nte aaaaah
Ooh nana ttale kulunda nte
Chorus
End
Written by: Aineomugisha Alimansi Wanzu, Simon Tiredal