Top Songs By Maureen Nantume
Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Maureen Nantume
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Maureen Nantume
Songwriter
Lyrics
Nze ngenda kusubiza byona byensubiza ebinji tebinuma
Ngenda kuwangula love lwempangula abanji balindaba
Just kulemera ku nsonga omukwano kupima meter
Bweba nkalamata jenfunye oli mazzi ga nsuwa
Mu mutima mpulira ompita sweet ojja kunyiita
Yongeramu ko ku ka sugar kijja kumala
Sweet wonojja ekigere
Wenzisa ekigere, wokijja wenkisa
Daali lwofunye ebinene lwenfuna ebinene
Ebyo ebibyo kwenfiira
Gwe wesiimye kuba oli so proffessional mu kyokola
"So proffessional "
Nze nesiimye kuba nkimanyiiko omuntu omuu
"Omuuu"
Kati nebwotuula ngomuloodi oli wabbeyi they cant afford
Era akutawanya report osaana bukuumi nga state
Kuba okusinziira bwenapima munange osussewo
Sweet wonojja ekigere
Wenzisa ekigere, EEH EHH... wokijja wenkisa
Dali lwofunye ebinene lwenfuna ebinene
Ebyo ebibyo kwenfiira
Ngambye wonojja ekigere
Wenzisa ekigere, wokijje wenkisa
Daali lwofunye ebinene, lwenfuna ebinene
Ebyo ebibyo kwenfiira
Wona woyita wempita bwobulawo mpewo jenfuna
Tolya ekiwagu noleka enkota
Nze bwenkulaba future jendaba
Okumanya nkutegeera nemunzikiza mannya wootudde
Simanyi okitegeera manya nekyoba toyogedde
Eno eyaffe terikendeera,omutuufu gumalako plan
Taasa embeera yitayo ko eno olinayo ka loan
Sweet wonojja ekigere
Wenzisa ekigere, EEH EHH... wokijja wenkisa
Dali lwofunye ebinene lwenfuna ebinene
Ebyo ebibyo kwenfiira
Ngambye wonojja ekigere
Wenzisa ekigere, wokijje wenkisa
Daali lwofunye ebinene, lwenfuna ebinene
Ebyo ebibyo kwenfiira
Written by: Maureen Nantume