Similar Songs
Credits
PERFORMING ARTISTS
Ykee Benda
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Tugume Wycliff
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Chemical Beats
Producer
Lyrics
Eno Uganda Olemwa
Mpaka Bosssss
Eno Uganda mu9ayi olemwa - woo woooyi..
Gundi akuvuma omumwa
Kumbe mu ggwe mwasimbye omumwa
Ykee Benda
Chemical Beats
Buli muntu bilungi byabeera asubira okusooka
Ku lunaku lwa kazooba
Nkulengera munywanyi gwe ndaba yesimisa Anog'empya, basajja bazinyaga wa oba
Okufuna kwo musajja kupimwa kilooto kyeyaloota ko n'amakubo geyakwata abamu
Abakujooga baavuga mamotoka gebooza tekitegeeza balaata
Kikulaga akavimbo kanyuma
Gundi kya kusingako tewevuma- ye baaba
Okumanya Akavimbo kanyuma nze ndabye ne kub'oluganda beeluma
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nJ bye nyononyeewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nJ baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nJ bye nyononyeewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab'obuyinza wayiga nnyo endondi siza bbule
Omanyi these days obusungu bukosa nsawo
Olwo nno okunyula entalo
Olwo nga ki ekikulwanya odduke oleke omuddaala gw'owino
Gwatali mujjaasi wa Tito
Olwokuba oli nantagambwaako Nantakonwaako, Nantavumwaako
Ogwa mu mikisa ja banno
Nantayitwaako Oli munyazi Natawebwaako
Omanyi Ebintu bya kavimbo binyuma
Naye era osaana n'obala jebikoma -Sseruganda
Ebintu by'okulaga amaanyi binyuma
Konze kantume Chemical Akube Engoma -Kanyaga
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nJ byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nJ baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nJ byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab'obuyinza wayiga nnyo endondi siza bbule
Mpulira abagamba omugagga si muntu but even the Rich cry- it's okayyy
Obulamu bwo bukyusa n'otajooga bantu they think you a bit shy -it's okayyy
Hmm Eno Uganda Olemwa ,Eno Uganda mu9ayi olemwa -ooh ohh
Gundi akuvuma omumwa kumbe mu ggwe mwasimbye omumwa Oooh
Kyaani Kyaani kyaani kyaa
ki bossile
Kkoye nJ byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kkoye nJ baana beeka easy sorry sorry
Kyaani Kyaani kyaani kya ki bossile
Kkoye nJ byenyononyewo kambisasule
Kyaani Kyaani Kyaani mpale lukebe
Kko ab'obuyinza wayiga nyo endodi siza bbule
Written by: Tugume Wycliff