Lyrics

Biri beng eeeh nze bino bimpereza transport money
Sikyabikola seen
You get it, If you don’t get then forget about it mmmsssscchheew
Nkyalimu fear Tinah alina byeyankola
Nawereza transport money naye paka leero
Nze ninda Tinah talabika kati nzikuwa otuuse
Kuba mutukubya nyo ,busente tubawa
Nemutusudiya nyo
Ate gwe nenkulinda noda mu muzanyo
Kasimu nenkubiira ate gwe nonyiga no
(Nesim Pon production)
Nze sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola ,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo mala kulaba
Yah mi seh
Sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo omala kutuuka
Nze sibidamu walayi nze sibidamu
Bano ba demu guno bagufude mulimu
Nze sibidamu walayi nze sibidamu
Namizze pini kati omutima mugumu
Nze sitera kunaaba naye omwana yanabya
Enyumba nenongosa amasuka nengoza
Warm up ezokumu kumu push up nenzikuba
Amaaso mudiriisa buli lwempulira zi boda
Wabula mwana muwala wakinkola
Obudde bwayita akasimu nenkuba
The number you have called cannot be reached
At the moment please try again later.
Wwwwooooooooooooo
Nze sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola ,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo mala kulaba
Yah mi seh
Sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo omala kutuuka
Bwemala okuwereza gwe lwofuna emergency
Kati no mpereza ezimu osigaze balance
Lwendikwatako aaahh gwe walayi wait and see
Bwondaba dduka kuba eyo eriba accident
Namize pini nze nebwemumpita SMAU
Okuwa ezange notampa eryo zalawo
Bwoba toze tofuna nze kati nasalawo
Omala kutuka nze okukirira ekasawo
Ebintu byakyuse cash on delivery
Mubadde muzirya nga mulinga abawendule
Kano kekaseera naffe tubakwabule
Hhheee batukube mumawulire
Nze sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola ,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo mala kulaba
Yah mi seh
Sibikola,sibikola
Ebyokuwereza transport nze sibikola
Weh mi seh
Nze sisobola,sisobola
Nze okumukuwa aganyabo omala kutuuka
Wooooyii
Say owa boda nakaba
Owa taxi nakaba
Muli bazibu nomuyimbi naye nakaba
Eeh nakaba
Ne Nesim nakaba
NnnnnnddddSsss
Nakaba.
Written by: Ayire Saddam, Nessim Mukiza
instagramSharePathic_arrow_out