Music Video

Nzize by Rachel Namubiru (Official Video)
Watch Nzize by Rachel Namubiru (Official Video) on YouTube

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Rachel Namubiru
Rachel Namubiru
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Isaiah Katumwa
Isaiah Katumwa
Songwriter

Lyrics

Verse 1:
Taata nzize
Obulamu bwensi bunsukiliddeko
Nkoze nfubye
Nguminkilizza nnyo noguba ngubye
Munange nzize
Nkimanyi gwatalindekulira
N'abantu mbatya
Simanyi obaani gwenesiga
Oluusi amayengo mangi
Ebisooto bingi
Nebibuuzo bingi
Taata nzize
Chorus:
Nzize nga bwendi
Byenebuuza bingi
Nebyemoulidde bingi
Taata nzize
Bonunudde bangi
Bokoledde bangi
Nebozeemu bangi
Nange nzize
Verse 2:
Taata nga nsabye
Nsabye emyaka nebisiibo nfubye
Amaziga ngakabye
Nendowooz'oba oliwala nnyo
Taata nzize
Mpulira bingi byokola
Katinze mbikooye
Gwe tososola nange gyangu okyalire nzize
Ebizibu bingi
Nabalabe bingi
Ebibuuzo bingi
Taata nzize eeh eeh
Chorus
Bridge
Ngayonna ngezezaako
Bwesigye woli mbanaddawa
Bisubizo byo kwensinzidde nenzigya woli
Nebyempulira ebingi byokola
Ebinsobedde obimanyi
Bino ebikemo bingi obilaba nzee
Nzize
Nzize.... Eeh eeh
Chorus...
Written by: Isaiah Katumwa
instagramSharePathic_arrow_out