Featured In

Lyrics

Haaaaa……………....
Oliwa gwe ow’amaaso
Genjogelako ag'otulo
Nkusange wa?
Mbulilaako n’atuukayo
Oliwa gwe
Gwentunulila
Nempulila obujiji mu manyo
Olubuto nelwekyanga nentuuyana
Nenkankana mu tuntu
Singa nkufuna
Singa Nkulaba
Nfukamila ne neebaza
Singa nkufuna
Singa Nkulaba
Nga Ndayila silikuta
Wadde e’bunayila
N’atuukayo
Sifudeeyo oba obeera wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga na'kutuukako
Wadde e’bunayila
N’atuukayo
Sifudeeyo oba obeera wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga na'kutuukako
Oliwaaaa..
Oliwa
Oliwa gwe gwebantondela
Anamponya obw’omu
Atunula ngo’mweezi ogwakaboneka
Anamponya ebintiisa ekilo
Anantaasa abalalaaa…
Beneekaka okwagala
Nkusange wa gwe
A’nanyimbila
Nfune otulo ekilo
Nyimbidde abalala bo nebeebaka
Nze nensula nga ntunula
Singa nkufuna
Singa Nkulaba
Nfukamila ne nebaaza
Singa nkufuna
Singa Nkulaba
Nga Ndayila silikuta
Wadde e’bunayila
Natuukayo
Sifudeeyo oba obeera wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga nakutuukako
Wadde e’bunayila
N’atuukayo
Sifudeeyo oba obeera wa
Ebigere nja bitambuza
Kasita nga nakutuukako
Oliwaaaaaa……..
Oliwaaaaaaaa…......
Oliwa
Oliwaaaaaaaaaaaaaaaaa……
Oliwa
Written by: Kenneth Mugabi
instagramSharePathic_arrow_out