유사한 곡
크레딧
실연 아티스트
Viboyo Oweyo
실연자
Azawi
실연자
작곡 및 작사
Moses Nsubuga
작곡가
Ssekajja Marrick
작곡가
Priscilla Zawedde
작곡가
Ibrahim Lwanga
작곡가
Ssalongo Benard Kabanda
작곡가
프로덕션 및 엔지니어링
Bangar Boi
프로듀서
Anel Tunes
마스터링 엔지니어
가사
Tugende yo omwana Gyabela
Tugende yo owange Gyabela
Tugende yo Omwana Gyabela
Tulabe Nabakulu abamuzala
Tugende yo Omwana gyabela
Tugende yo omwana Gyabela
EEEEhhhh
Gyabela
Tugende yo Omwana gyabela
Baby olaba otya bwetugaziya ensalo
Ekintu kyaffe netukisa ku level
Tukikole official tu kijemu evako
Gira gira tugaziye omukaggo
Tuve mu kiwundo kikubye edirisa
Ewaffe bakwagala bitya mpulira
Juuzi nagenze mbalire mu
Nga yona yona eyo bakoona mu
Ebigwanizo obilina osaana mpetta
Emikolo Gyange gyo njimala
Ninze wamwe batuwe olunaku
Mugumbya yaguzze dda nekanzu
Agenze mbuga funa baluwa
Senga Mutiini alemede ku songa
Musoke Kyazze Jemba Bampaga
Nga Lwaki omwana simukuba mbaga
Tugende yo omwana Gyabala
Tugende yo owange Gyabela
Tugende yo Omwana Gyabela
Tulabe Nabakulu abamuzala
Tugende yo Omwana gyabela
Tugende yo omwana Gyabela
EEEEhhhh
Gyabela Tugende yo Omwana gyabela
Glory Glory to the Most high
For he gave me a good man
Eno sikya toma toma yeah
Glory to the Most high
Will Love you till I Die
Baby sijja Kwosa Kwosa yeah
Fekka
Tunyumirwa obulamu fekka
Baby abamuloga tatekka
Ekintu kyaffe twakiluka nga mukekka
Yempetta and no break up
Ehh silaba aluletta you know you risin up my temperature
Me know yo realer and no faker, Shaaaaaaaaa
Tulabe nabakulu abamuzala oyo
Tugende yo omwana Gyabala
Tugende yo owange Gyabela
Tugende yo Omwana Gyabela
Tulabe Nabakulu abamuzala
Tugende yo Omwana gyabela
Tugende yo omwana Gyabela
EEEEhhhh
Gyabela Tugende yo Omwana gyabela
Leero nsazewo baby teli ankasse
Nkyalinda ki mubyona byondaze
Tugende muba kulu bakunkwase
Nesiimye nfunye owe wange
Entekateka zona zawedde
Kasuzze katya eno bwakedde
Twolekedde wabwe wamugole
Afuse wange mubutongole
Tulabe nabakulu abamuzala oyo
Tulabe nabakulu abamuzala oyo
Tulabe nabakulu abamuzala oyo
Writer(s): D-lux, Ibrahim Lwanga, Moses Nsubuga, Priscilla Zawedde, Ssekajja Marrick
Lyrics powered by www.musixmatch.com