Credits
COMPOSITION & LYRICS
Kraizy Beats
Songwriter
kiwanuka Jeff
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Kraizy Beats
Producer
Lyrics
Kabede JPC Again now now
Ava Peace beibe
A TNS beibe
Wulira, shwaa!, Kraizy
Ow'omukwano wulira
Yeggwe Samson kirimanyi
Onkubye kasaare butida
Wakuguka mukwano kirimanyi
Abatusooka batulimba (mmh hmm)
Batulimba naye kyatuyamba
(mmh hmm)
Abandabideko abagambe (mmh hmm)
Mbu ono ye bu lips nze makeup
Bae kye nkunsaba tova wendi
Jeff Kiwa na Ava
Ono kagujje kyonna kyali
Pass me de microphone me
I sing for ma beibe
Mummy, you're so funny
Make you whine that
Omanyi n'okunyenya amaganda
Today night or tomorrow night
We make it over night tunyumye ne ku lulimi oluganda (aahhaa)
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Adam eno
Nze alina ekibala
He got a plenty lovin' yanema nze eby'abalenzi byanema okulaba
(aahhaa)
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Eve eno
Yalina ekibala
She got a plenty lovin' yanemya lemya abalala banema okulaba bonna
Misuwa wambunabuna nze wenna
Sikuwa omutima nonjuzayuza
Ku lw'okuba ssebo walungiwa iyee, aah
Nze ompunyira nga rosa
Kyova wanefuga endowooza
Oli mubbi wa'mitima
Wabba n'ogwange ojaguza namefuga ndowooza, iye iyee aah
Manya oli ku original ooh
Mukwano gwe nkuwa guno
Ssebo original, ooh oh
Gwe kanya kumpa signal, ooh
Akakyala k'ofunye kakka ssebo original
Oh my beibe
Mummy, you're so funny
Make you whine that
Omanyi n'okunyenya amaganda
Today night or tomorrow night
We make it over night tunyumye ne ku lulimi oluganda (aahhaa)
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Adam eno
Nze alina ekibala
He got a plenty lovin'
Yanema nze eby'abalenzi
Byanema okulaba (aahhaa)
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Eve eno
Yalina ekibala
She got a plenty lovin'
Yanemya lemya abalala
Banema okulaba bonna
Abatusooka batulimba (mmh hmm)
Batulimba naye kyatuyamba
(mmh hmm)
Abandabideko abagambe (mmh hmm)
Mbu ono ye bu lips nze makeup
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Adam eno
Nze alina ekibala
He got a plenty lovin'
Yanema nze eby'abalenzi
Byanema okulaba (aahhaa)
Tuli mu Eden eno
Ndi ne Eve eno
Yalina ekibala
She got a plenty lovin'
Yanemya lemya abalala
Banema okulaba bonna
Writer(s): Kiwanuka Jeff, Kraizy Beats
Lyrics powered by www.musixmatch.com