Top Songs By Calvary Ministries
Credits
PERFORMING ARTISTS
Safarine
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Segawa Andrew
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Zion
Producer
Lyrics
E Besusaida okulinana gate eye ndiga ha
Waliwo ekidiba
Nga agwamu awonyezebwa
Abantu besomba nga okuva ebule ne bweya ha
Abalina ebizibu abyabuli ngeri
Awo Yesu wayatukira
Nalengera ayanafuwa
Emyaka mingi gyayita
Asatu munana nga tawoona
Namubuza oba nga oyagala leero okuwona
Nadamu nga tamanyi atamanyi
Oba afune ddembe he
Nga akoye ekidiba
Kyokka Yesu ayagala awone
Mukidiba teyatuka
Naye agenda okwetunulako
Nga yena ali fresh fresh fresh
Yesu bwomwekata wadde aba nga aludde ludde
Oba nga mugumu Obuwanguzi buba kululwo nga omwewadde
Kubanga Ye yeyakikola
Nolwa leero akyajanjaba
Owekitanda yakyetika
Nadayo ekka nga abuuka
Abantu bewunya ne bajja bamubuzebuze
Akuwonyeza afana atya tubulire yani
Yabadamu simanyi, simumanyi, nange simumanyi
Kale tubulire akikoze atya okuba nga oli mulamu
Yabadamu simanyi simumanyi nange simanyi
Era simanyi bwakizoze nange simanyi
Naye kyemanyi yansitula okuva wansi
Nawe asobola asobola
Okyukyusa embera
Bwakubuza mugambe njagala
Njagalira ddala ompe ddembe
Uhm nkoye ekidiba
Leero Yesu njagala mpone
Njagala
Njagala ddala ompe ddembe
Uhm nkoye ekidiba
Leero Yesu njagala mpone
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com