Music Video

Suula Byonna By Calvary Ministries Choir (Official Video) - SDA Songs Uganda
Watch Suula Byonna By Calvary Ministries Choir (Official Video) - SDA Songs Uganda on YouTube

Credits

PERFORMING ARTISTS
Calvary Ministries
Calvary Ministries
Choir
Safarine
Safarine
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Segawa Andrew
Segawa Andrew
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Zion
Zion
Producer

Lyrics

Mbirowoza nebinyumila Ebiribayo munsi empya Bwembisoma mpulira nga biwooma Kiritya nga ntuse yo Abalala banyumidwa gyetulimu Naye nabakoye ntoko Buli eyajikoweno situka tugenda Yanguwako Tweddirayo ekka ewaffe mugulu Suula byonna Byo wambagatanyiza byo birwisa Ali eyo alinze Katonda kitaffe okutuyozayoza Atukulise ensi Nebitubaddeko byonna enkumu Nkirowoza nekintabula Okutula ku meeza emu Ngandiwali ne kitaffe katonda Simanyi oba nditunula ntya Nga mbalabako ba jajja ffe Bbali abatusoka Sanyu eritagambika Nina Okugenda Tuliyingira mukitibwa Nemiriza egitogerekeka Ngatwambadde ebyeru Negure ezimasamasa Tuyimbe ne oluyimba Yesu nga akulembedde mu Liriba ssanyu erinji Tosubwa kugenda
Writer(s): Segawa Andrew Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out