Music Video

Brian Lubega - ATANKWATIBWA NSONYI [Official Lyric video]
Watch Brian Lubega - ATANKWATIBWA NSONYI   [Official Lyric video] on YouTube

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Brian Lubega
Brian Lubega
Performer
COMPOSITION & LYRICS
Brian Lubega
Brian Lubega
Songwriter

Lyrics

Bwenasobya tewangobera bweru
Wampita n'onsembeza wooli
Gwe wampa erinya epya
Nze ani gw'oyagala bwoti
Tewapapa kunsalira musango
Tewasiba busungu bwo gyendi
Wamalilira okunfirira
Nze ani gw'oyagala bwoti
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Bwenetunulira salina kyendi
Omusaayi gwo gwegwantukuza
Nali sisaanira nali nze sigasa
Nze ani gw'oyagala bwoti
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Written by: Brian Lubega
instagramSharePathic_arrow_out