Lyrics
Ohhh woo woo woo
Ehhh, ehhh
O'womukwano maama
Owange gwenasima
Kakanako nkubulire, ehhh
Omulungi wange
Since you came in my life,
Nentandika okukyuka
Kati ndiwanjawulo
Omulungi nga gwe tayagalwa byakiyaye
Nzikiliza nkutwale
Nkutwalire dala'ahhhhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Olusii mbe'yo
Kumulimu jyenkola
Nendowooza
Nga ndaba bakutwala'ahhh
Nentandika okukaaba'ahhh
Bwenkuba obufanaanyi'iiii
Omulungi wange
Naye ate nenguma
When i remember your promise
Nti tolinva'mu ela toli nsuula'ahhhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Nze bulikimu kyenkola
GWE!!!!
Nentoba misana na kilo kulwaffe
Ndowooza kugwe!!!!
Mboozi nyumya gwe
Ohhhhh
Bwenyimba, nyiimba gwe
Ehh, ehh, ehh
Tofayo nze nkulina
Baby tofayo nze nkulina
Nze bulikimu kyenkola
GWE!!!!
Nentoba misana na kilo kulwaffe
Ndowooza kugwe!!!!
Mboozi nyumya gwe
Ohhhhh
Bwenyimba, nyiimba gwe
Ehh, ehh, ehh
Tofayo nze nkulina'ahh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ntwala)
Ntwala ewamwe
(Ewamwe)
Nzalibwe ewamwe'ehhh
Nze bulikimu kyenkola
GWE!!!!
Nentoba misana na kilo kulwaffe
Ndowooza kugwe!!!!
Mboozi nyumya gwe
Ohhhhh
Bwenyimba, nyiimba gwe
Ehh, ehh, ehh
Writer(s): Inconnu Compositeur Auteur, Martin Muhumuza
Lyrics powered by www.musixmatch.com