Top Songs By Calvary Ministries
Credits
PERFORMING ARTISTS
Calvary Ministries
Choir
Safarine
Background Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Segawa Andrew
Songwriter
PRODUCTION & ENGINEERING
Zion
Producer
Lyrics
Kyenjagala okola kye manyi ekisanira
Sikola mu buntu
Omutima gwagala naye omubiri gunafuwa
Nsobya bisobye kale ate
Ndi mubusibe kale, Omuddu yenyini
Alinsumulula yani?
Mukama owekisa, nzijja wuwo sebbo
Mala gasasira nzirika
Mukama Sasira
Mpone ekibi kino
Ebyange byenkola sibyagala naye
Nebijja gyendi nembulwa
Amanyi golaba agakiziyiza
Nekimpalabanya Nengwa
Nebwengezako okwewala
Amakubo amabi
Mpalirizibwa mu buntu
Nebwemba nokulabulwa,
Nti waliyo akabi
Simanya naye ngenda
Mpulira muli embavu ezokubireka
Sikimanyi ki kimbako
Manyi ge kibi kale, nze gansibyesibye
Gila ompanirire nziriika
Osobola Okubimponnya
Bino nga bwendaba
Ekisumulula Okirina
Byendimu wawangula, Tebyakuwangula
Nsaba otuyambeko mukulemwa
Tondeka kufa nabyo, bino nga bwendaba
Bwebimpalabanya nserera
Mukama sasira, nzize wuwo sebbo
Nkyebinkoze kale nkowa
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com