Lyrics

Star Gal (hahaha) Yeee A Temperature touch Yegwe omuwummuza w'obwongo Gwe Alina face y'amata Ye kuva kuluri wanjagaza bongo Ebirowoozo byasigala bikulondoola Nze kyenva nfuna n'ebbuba Mwe mutuleke tuli mu love a moment Sikwobo obulugi bwo maama nyabula (nyabula) Nze ondi ku bwongo nga gwebalooga Oli kawoowo ko mukaawa Amaaso nebwegavaamu gwe gwenasiima Banange nasenga kumpi ne river Nile Nabako amalala nenjoza Yegwe omuwummuza w'obwongo (Omuwummuza w'obwongo) Actually wanjagaza katijjo (Wanjagaza katijjo) Kyenva nange nkwagala ne fujjo (Nkwagala ne fujjo) Olabika buwoomi kulya boil (Obuwoomi kulya boil) Bukutu bakata nze yegwe anzinisa Onkyankalanya obwongo Eno ontokota Bwojja ndebera, bwovawo njobojja Ndi kuluti wamamba nakiriza Bali bakugobera kulukalu Nze Naawe tuli ku mazzi tuseeyeeya Ogwabwe baguzimba kulukalu Guno ogwaffe guli wagyimu Era gumeluka Ekijja kakujje nga wambalu Hakuna shida tujja kupambana Yegwe omuwummuza w'obwongo (Omuwummuza w'obwongo) Actually wanjagaza katijjo (Wanjagaza katijjo) Kyenva nange nkwagala ne fujjo (Nkwagala ne fujjo) Olabika buwoomi kulya boil (Obuwoomi kulya boil) Yeye baby era tomala n'onsuula Guno omukwano mupya bikula esuula Webanyanika wajja n'onyanula Nakimanyirawo tuli bakuwangaala Sikwobo obulugi bwo maama nyabula (wabula) Nze ondi ku bwongo nga gwebalooga Oli kawoowo ko mukaawa Amaaso nebwegavaamu gwe gwenasiima Banange nasenga kumpi ne river Nile Nabako amalala nenjoza Yegwe muwummuza w'obwongo (Omuwummuza w'obwongo) Actually wanjagaza katijjo (Wanjagaza katijjo) Kyenva nange nkwagala ne fujjo (Nkwagala ne fujjo) Olabika buwoomi kulya boil (Obuwoomi kulya boil) Star Gal Anko Ronnie A Temperature touch
Writer(s): Namukwaya Hajara Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out