Top Songs By Calvary Ministries
Lyrics
Tuli bakuwagula Yesu
Yakulembedde mu bwatyo
Yanatumegera balabe baffe bonna
Olutalo lwetwolekedde lunene
Nga naye atulwanira munenenyo
Asinga nyo ebitutisa byonna
Tulina atulwanira byonna
Tetwelalikira
Muzira namige nantamegwa
Katonda waffe
Tuli bakuwangula wadde nga
Omulabe afubafuba atutise
Ffe ebitutisa mukama tebimutisa
Era ye bwagolokoka nga gukakana
Omuyaga gwendimu nga gugenda
Ekingumya gwensiza abisobola
Tuli bakuwangula olutalo
Olutwolekedde ssilwaffe
Tulina atumegera balabe baffe bonna
Era nze mweyitira na commander
Ekirala nantamegwa
Era ekingumya tangiwa nga ko
Writer(s): Segawa Andrew
Lyrics powered by www.musixmatch.com