Lyrics

Hmmmm Hmmmm Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Amaziga gabawaawo ekiro Essanyu lijja bukedde Mukama kankulinde Onakeesa obudde bwange Obulumi mukama bunji Sikyebaaka Ssebo kankulidde Onakeesa obudde bwange Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Wulira nkuyita munange Mukama gwe akebera emitima Omutima gwange baleme ogumenya Bagusule nga akagulu kejanzi Nwanira mukama gwe awanirira abakoye Ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo Leeta essanyu lyange Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Nzijanjaba omutima gwawanira abakoye Nkwegayirira kitange Ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo Yogera nange Buli kigambo kyo kimponya obulumi Nkwegayirira kitange ekiro kino nkiyitamu ntya ssebo Nekutte kumukama Mpulira embuyaga ekunta Nesize omwana gwendiga Okukeesa obudde bwange Manyi, Onaleeta essanyu lyangeee (Onaleeta essanyu lyange) Uuuh Onaleetaaa Obudde nga bukya Hmmm, Mumutima mpuliramu efumu (Onaleeta essanyu lyange) Nayee Onaleeta Kabaka waba kabaka Nabino binuma kanbikuwe ssebo (Onaleeta essanyu lyange) Manyi Manyi Obudde nga bukya Onaleeta (essanyu lyange) Uuuh Guno omutima kangukuwe (Onaleeta essanyu lyange) Manyi Manyi, Onaleetaa mukama nga bukya Ne migugu gyange njikuwa kabaka Onaleeta ngabukya (Onaleeta essanyu lyange) Nkabyenyo, Nkabyenyo, Nkabyenyo mukama Onaleeta mukama Manyi ngabukya Nkwesize Nkwesize onaleeta (Onaleeta essanyu lyange) Onaleeta Ttaata Ohh Manyi, manyi onaleeta onaleeta (Onaleeta essanyu lyange) (Obudde ngabukya) Wuuwiii (Onaleeta essanyu lyange)
Writer(s): Judith Babirye Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out